Sunday, October 26, 2025
  • About
  • Advertise
  • Careers
  • Contact
Insight Post Uganda
  • Home
  • NewsHot
    • Health
    • Politics
    • Religion
    • Lifestyle
    • World News
    • Tourism
    • Environment
    • Agriculture
  • Business
    Some of the caretakers at the Lugazi central market day care centre.

    Why Idle MATIP Market Daycare Centres Need Attention To Empower Women

    Leaders launching Mpatta-Bule Road

    Mukono Bets on New Mpatta-Buule Road to Unlock Lake Victoria’s Economic Corridor

    UEDCL technicians install a new transformer in Kalagi as former minister Ronald Kibuule looks on.

    Kibuule Intervenes to End Power Blackout in Kalagi, Traders Hail Relief After Weeks of Losses

  • Sports
    SFC Crowned Champions of 17th CDF Cup in Masaka City

    SFC Crowned Champions of 17th CDF Cup in Masaka City

    Wazalendo SACCO officials, UPDF participants, organisers, and hosts pose for a group photo after the handover of sports kits in Masaka.

    Wazalendo SACCO Donates Sports Kits to 20 UPDF Teams in 2025 CDF Cup

    Members of the CDF Cup Organizing Committee addressing a press conference in Masaka.

    Masaka City to Host 17th CDF Cup Featuring 20 UPDF Teams

  • Education
    UCU Vice Chancellor and Chief Guest, Dr. Felix Theonugraha, President of Western Theological Seminary, USA.

    Archbishop Kaziimba Appeals to Ugandans to Embrace Unity, Fairness Ahead of Polls

    UCU Deputy Vice Chancellor in charge of Finance and Administration hands over a dummy cheque to one of the outstanding researchers.

    UCU Research Grants Drive Breakthrough Innovations

  • In Luganda
    Counsel George Musisi ng'alaga emu ku kaadi mu lukungana lw'amawulire

    Munnamateeka Wa NUP Atambula Nju Ku Nju Ng’ Asaggula Obuwagizi  

    Ettaka Lyabatuuze Omutwalo Gumu Mubizinga Bye Bussi Liri Mulusuubo

    Ettaka Lyabatuuze Omutwalo Gumu Mubizinga Bye Bussi Liri Mulusuubo

    Omusumba Lwandasa ng'afukirira omuti

    Abazadde Basabiddwa Okwagazisa Abaana Okukuuma Obutonde Bwensi

  • In Photos
    Ronald Kibuule at Mukono recently.

    Kibuule Poised for Return as Museveni Signals Endorsement in Mukono North

    Katikiro presiding over the opening of the renovated official residence of the Buddu County Chief at Ssaza grounds in Masaka City on Tuesday. Pictures by Robert Nsubuga.

    Pictorial:  Katikiro Mayiga Slams Masaka People Over Poor Hygiene

    Ismael-Kifudde-the-Mukono-Police-Division-Officer-in-Charge-directing-Nambooze-not-to-use-the-route-heading-to-town-center

    Moments of Excessive Force Against Betty Nambooze in Recent General Elections

  • Profiles
    Brig. Gen. Kiyengo (center) posing for the photo with the members of Nakifuma Rotary Club who promised to attend his book launch.

    CUTTING THROUGH HELL: UPDF Medic Chronicles Uganda’s Silent War in Somalia Through Powerful Memoir

    L-R MP Mawogola South (Sembabule)-Goreth Namugga, Councillor Amiri Kiggundu, COTFONE Coordinator-Kayinga Yisito Muddu and Mr Xavier Ejoyi, Country Director ActionAid International Uganda at the award event

    National Citizens’ Integrity Awards 2024: Unsung Heroes Celebrated

    Shaping Perceptions: Patricia Namiwanda, a Blind Advocate Of Change

    Shaping Perceptions: Patricia Namiwanda, a Blind Advocate Of Change

  • Op-Ed
    • Editorial
    • Opinion
  • Login
No Result
View All Result
Insight Post Uganda
Home Luganda

Standard Chartered Bank Bigyononekedde, Yakwewozako Mu Kkooti

Insight Post Uganda by Insight Post Uganda
July 9, 2024
in Luganda
Reading Time: 2 mins read
A A
0
Standard Chartered Bank Bigyononekedde, Yakwewozako Mu Kkooti

Omulamuzi wa Kkooti enkulu etuula e Mukono Florence Nakacwa alagidde Standard Chartered Bank egatibwe ku musango ogwawabwa kampuni ya Liberty ICD olw’okulemererwa okugisasula ensimbi eziwerera ddala obuwumbi bubiri nga zakugiterekera mmotoka ne koteyina okumala ebbaga lya myaka ebiri olwo esobole okufuna omukisa okwewozako. 

Nga bayita mu ba Puliida babwe aba K&K Advocates, kampuni ya Liberty ICD Limited nga bakola gwakutereka by’amaguzi nga emmotoka ne kotayina basaba Kkooti eno okugatta Standard Chartered Bank ku musango ogwo bagivunanire wamu ne Ligomarc Advocates. 

Related posts

FMD Outbreak: Implications On Kampala And Livestock Industry

Abobushoborozi Omu kanungu Bataho Enkomo Ahakurya Enyama

September 19, 2024
Counsel George Musisi ng'alaga emu ku kaadi mu lukungana lw'amawulire

Munnamateeka Wa NUP Atambula Nju Ku Nju Ng’ Asaggula Obuwagizi  

August 5, 2024

Mu musango gwebawaba nga January 31, 2023, omu ku bakulira Liberty ICD Limited, Fauzia Karmali agamba nti kampuni yabwe yatukirirwa ba Puliida abava mu Ligomarc Advocates nga mwemuli Ruth Ssebatindira, Kabito Karamagi, Joshua Ogwal ne Olivia Matovu Kyarimpa nga  bali bakolera Standard Chartered Bank nebabasaba ekifo baterekemu emmotoka ne koteyina.

Okusinzira ku biwandiiko ebyaretebwa mu Kkooti ebintu ebyo byali byamusiigo ogwawebwa Bank eno aba Threeeways Shipping group basobole okwewola ensimbi obuwumbi 27.7 nga 10/6/2015.

Kampuni ya Liberty ICD egamba nti eky’obutabasasula  kuba kulemererwa kutukiriza ndagano nti n’olwekyo bagala bariyirirwe obukadde 206 .

Bwabadde awa ensala ye Omulamuzi Nakacwa agambye nti Bank erina okugatibwa ku musango guno esobole okukiriza oba okugana nti ba Puliida ba Ligormac Advocates bali bakolera bbo oba nedda.

Nakacwa aragidde  omuwabi (Liberty ICD) okukyusamu mumpabaye ayongereko Bank eno era agiwe obubaka obwo obutasuka nnaku kuminatano okuva Kkooti weweredde ensala eno nti kuba etekeddwa okwewozako lwaki terina kusasula nsimbi za kifo mweterese ebintu byayo okutuusa leero ng’ate kigambibwa nti ekyo kyakolebwa ku biragiro byayo.

Tags: Luganda
ShareTweetPin
Previous Post

CITES Committee Convenes To Ensure Sustainable Trade, Conservation Of Endangered Plant Specie

Next Post

Doctor’s Testimony Raises Questions as Katanga Murder Trial Begins

Related Posts

Counsel George Musisi ng'alaga emu ku kaadi mu lukungana lw'amawulire
Luganda

Munnamateeka Wa NUP Atambula Nju Ku Nju Ng’ Asaggula Obuwagizi  

August 5, 2024
Ettaka Lyabatuuze Omutwalo Gumu Mubizinga Bye Bussi Liri Mulusuubo
Luganda

Ettaka Lyabatuuze Omutwalo Gumu Mubizinga Bye Bussi Liri Mulusuubo

July 24, 2024
Omusumba Lwandasa ng'afukirira omuti
Luganda

Abazadde Basabiddwa Okwagazisa Abaana Okukuuma Obutonde Bwensi

July 24, 2024
Abazukulu okuva e Ssanje nga batonera Jjajja Mugema embuzi
Luganda

Ab’enkima Bakubiriziddwa Okubeera Ekyokulabirako

July 5, 2024
Abamu ku batuuze nabakulembeze nga basanyukira ebimu ku bigoma ebyawereddwayo SsempijjaAbamu ku batuuze nabakulembeze nga basanyukira ebimu ku bigoma ebyawereddwayo Ssempijja
Luganda

Abalumbibwa Amataba e Lukaya Bafunye Ebigoma  

May 13, 2024
Ekkanisa ya All Saints ezimbibwa e Lukaya
Luganda

Okumaliriza All Saints Church-Lukaya Kukyetaaga Obukadde Obusoba 100

May 13, 2024
Next Post
Molly Katanga before the court

Doctor's Testimony Raises Questions as Katanga Murder Trial Begins

RECOMMENDED NEWS

Midnight Dispute Turns Deadly at Camp David Bar as Man Kills Friend in Brawl

Midnight Dispute Turns Deadly at Camp David Bar as Man Kills Friend in Brawl

4 months ago
Pupils returning home. Courtesy Photo.

School Headteacher, Deputy Arrested for Sending Pupils Home Over Scholastic Fees

5 months ago
Tuberculosis (TB): Treatment and Prevention Tips

Global Tuberculosis Report 2022: 7.5 Million TB Cases Recorded In 2022

2 years ago
Solar plant powering Ssese islands

High Charcoal Prices Spur Demand for Cheaper Clean Energy Options in Uganda

1 year ago

FOLLOW US

Insight Post Uganda

We bring you the most balanced news professionally investigated by our news team. The Insight Post is Uganda’s News company regulated by the Uganda Communications Commission.

Follow us on social media:

Recent News

  • Kayondo Pushes for Development-Centered Politics in Mukono South
  • Why Idle MATIP Market Daycare Centres Need Attention To Empower Women
  • EC Sets Polling Day for Presidential, Parliamentary Elections

Category

  • Agriculture
  • Business
  • Editorial
  • Education
  • Environment
  • Health
  • Lifestyle
  • Luganda
  • News
  • Opinion
  • Photos
  • Politics
  • Profiles
  • Religion
  • Runyankole
  • Security
  • Sports
  • Tourism
  • Uncategorized
  • World News

Recent News

Fred Kayondo, Mukono South.

Kayondo Pushes for Development-Centered Politics in Mukono South

October 24, 2025
Some of the caretakers at the Lugazi central market day care centre.

Why Idle MATIP Market Daycare Centres Need Attention To Empower Women

October 24, 2025
  • About
  • Advertise
  • Careers
  • Contact

© 2024 The Insight post Uganda - The Insight post uganda. Site Powered by Bookablehood Ltd.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
error: Content is protected !!
en_USEnglish
en_USEnglish
No Result
View All Result
  • Home
  • Politics
  • Business
  • Sports
  • Lifestyle
  • Tourism
  • Opinion

© 2024 The Insight post Uganda - The Insight post uganda. Site Powered by Bookablehood Ltd.